IF YOU ARE FULLY VACCINATED
CDC has updated its guidance for people who are fully vaccinated. See Recommendations for Fully Vaccinated People.
IMPORTANT UPDATE FOR SCHOOLS
CDC recommends schools continue to use the current COVID-19 prevention strategies for the 2020-2021 school year. Learn more
Important update: Healthcare facilities
CDC has updated select ways to operate healthcare systems effectively in response to COVID-19 vaccination. Learn more
UPDATE
Getting vaccinated prevents severe illness, hospitalizations, and death. Unvaccinated people should get vaccinated and continue masking until they are fully vaccinated. With the Delta variant, this is more urgent than ever. CDC has updated guidance for fully vaccinated people based on new evidence on the Delta variant.
UPDATE
Given new evidence on the B.1.617.2 (Delta) variant, CDC has updated the guidance for fully vaccinated people. CDC recommends universal indoor masking for all teachers, staff, students, and visitors to K-12 schools, regardless of vaccination status. Children should return to full-time in-person learning in the fall with layered prevention strategies in place.

Okugabilira obuyambi mu by’omwoyo ne by’endowooza eli abantu abalina COVID-19 ewakka (Sinkola ya Amerika)

Okugabilira obuyambi mu by’omwoyo ne by’endowooza eli abantu abalina COVID-19 ewakka (Sinkola ya Amerika)

Abantu banjji abalwala oba abaffirwako omu kuba memba ba famiire baggala omukulembeze wabwe owe by’omwoyo abawe ku buyambi mu by’omwoyo. Mu kyisera ky’ekilwadde ekya Covid-19, engeri yokka etali yabulabe mu kugaba obuyambi mu by’omwoyo ne mu by’endowooza yakku ssimu, mu biffananyi, oba omukutu gw’ebye mpuliziganya ogwe kyama abantu  gwebogelelako ela n’ebanyumya. Abakulembeze mu by’omwoyo bayinza okusaba, okugabana, kubi wandiike n’okubaganya ku ndowooza kubya wandikibwa, ate ela n’okugabana ku bubaka obwe Ssubi.

Bwe kiiba ntii obuyambi mu by’omwoyo bwetagibwa omuntu sekyinomu, ekiwandiiko kino kigabilira ebigobererwa ntii  kikolebwa mu ngeri yonna esobooka etali yabulabe.

  • Kuuma wakili ebanga lya mitta 2 (2 meters) okuva kubalala, nga mwemuli ng’ogaba
    emmere n’okusaba.
  • Yambala akakokolo okuziyiza okusansanya ekilwadde ekya Covid-19.
  • Lowooza okusisinkana nga wabweru jyekili ekyangu okukuma abantu nga beyawudde ate ela awali empewo enyinjji ate ela enunjji.

Bwomba nga olina okuyingira awaka nga osubirayo ku muntu omulwadde:

  • Nabba engalo zo nga tonayiingira ate ela nga omazze okuva ewakka w’omulwadde; kulwe nkyaala ezimala essawa eziwelakko, nabba mungalo buli kyisera
    • Kutta engalo okumala obusikonda 20 okujamu obuwuka obw’obulabe.
    • Bwe kiiba ntii amazzi oba sabuni tebiliwo mu kasera ako, osobola okukozesa sanitaiza akakolebwa mu mwenge ate nga ela kalimu ebitundu 60% oby’omwenge. Okukola kiino kijjya kuyamba obutaffuna oba obutasansanya COVID-19 mu kitunddu.
  • Nga oli wakka, gulawo amadirisa ne nzijji okukiriza empewo okuyita.
    • Togulawo madirisa na nzijji bwe kiiba ntii okukola ekyo kyandiba ekyo bulabe ku bulamu bwa banabo oba abantu abala aba famiire (okugeza, obulabe obw’okugwa oba okutandiika okuffuna obubonero bwa asthma).

Twala edakiika ntono okwogera n’abalala mu njju ku ngeri jye basoboola okukendeza kubulabe obw’okuffuna COVID-19. Gamba ab’omunjju ntii omuntu alina obubonero obutategelekeka mu njju alina:

  • Okweyawula ku bane abalala ab’omu famiire, bwekiba kisobooka.
  • Bwe kiiba nga tekisobose kweyawula kubalala, goberera ebilagiro bya gavumenti ebya COVID-19, nga omwo mwemuli okwambala akakokolo oba okugendda webakumira abalwadde ba COVID-19 abawudwa kubalala mu kitunddu kyo.

Nga okyalidde famiire:

  • Wa ebigambo ebizamu essubi.
  • Kilungi nyo obutakwata ku muntu yenna nga mumusabira okuziyiza obulabe bw’okwatibwa n’okusansanya COVID-19.
  • Bwe kiiba ntii omuntu wa famiire omulwadde alina obuzibu mu kuusa, ekiffuba kimuluma, oba teyetegera, omuntu yenna akube ku namba ya COVID-19 atukirire kiliniki ebali okumpi, oba akubile ambulance.
  • Nabba mungalo nga tonava mu nyumba y’omulwadde. Nabba mungalo nga tonajjako akakokolo ko ate onaabe mungalo nga omazze okujjako akakokolo ko. Nabba mungalo* okumala bu sekonda makumi 20 na amazzi ne sabuni oba   amazzi agalimu olunyunyu olusamusamu (dilute chlorine solution), oba kozesa akasimula mungalo akakoledwa mu mwenge ka kuyambe okuziyiza okuffuna COVID -19 oba oku musansanya mu kitunddu.

Olukalala lwe bintu okukakasa oba okujja nalwo nga tonakyalira  makka

  • Akakokolo
  • Akasimula mungalo akakoledwa mu mwenge ate nga kalimu ebitunddu 60% eby’omwenge
  • Obutambala obukoledwa mu mpapula (Tissues).
  • Aka saawo oba aka bokiisi akakoledwa okutekebwamu ebinakozesebwa*pdf icon, edagala elikendeza obulumi (Paracetamol), glavu ezambalibwa mungalo ezisulibwayo ngo’maze okuzikozesa, akagoye aka sobola okwozebwa nga kamaze okozesebwa,cardii ey’okubilako, ebita obuwukka, sabuni, akakokolo
  • Olukalala lwe bikwata ku COVID -19 olwebyalo n’ebiliwo kati (okugeza olukalala lwe biffo bye batelekamu abasosoledwa kubala olw’okubela ne COVID-19)
  • Olukalala lw’obuyambi okuva mu bantu ba bulijjo (okugeza okusaba okuyita ku ssimu, obulango okuyita ku emailo,okusaba okwe kyama okuyita ku mikuttu gyempuliziganya ejjy’ebibinjjya ebisaba)
  • Olukalala olw’enkola eziziyiza ezisidwakko esila (laba wansi)

Enkola eziziyiza ezisidwako esila mu kyisera ky’enkyaala ezza sekinomu

  • Sigala wakka oba oli mulwadde (okujjyako nga wetaga obuyambi oba okulabirirwa okwa mangu ddala okw’embera y’obulamu oba obujjanjabi)
  • Yambala akakokolo (akakokolo akatali kab’abasawo oba akagoye akabiika face nga ova ewuwo oba nga tosobola kweyawula kuba memba ba famiire abalala ewakka.
  • Biika omumwagwo nga okolola oba enyindo nga onyiza ne akatambala akakolebwa mu mpapula (tissue) oba okozese munda mwa kakokola ko. Sulayo akatambala akakolebwa mu mpapula (tissue) kano mu kasasiro mangu ddala ela onabbe mungalo.
  • Nabba engalo zo buli kyisera ne sabuni na amazzi okumala sekonda nga 20.
  • Longosa ela otekke sanitaiza oba ekita obuwuka ku biffo ebikwatibwako buli kyisera mu makka.
  • Wewale nga bw’ekisobooka okubela kumpi nabalala mu makka abalwadde oba abalagga ntii balina obubonera
    ( kuuma wakili ebangga lya  mitta 2 [2 meters] ) eli oyo omulwadde oba akwatiddwa obulwadde yeyawule ku banne  nga abera mu  ‘’kisenge ekyabalwadde’’ oba ekiffo (wekiba ntii wekili)
  • Ovunanyizibwa okuyamba okukuma ekituddu kyo eli obulabe nga ogoberera ebikolwa ebyalagirwa ebiziyiza:
    • Wewale okukwata mu face yo n’engalo ezitanabidwa, okusingila ddala amaaso go, enyindo, oba omumwa
    • Manya ela gabana bituffu byokka ku COVID-19 ela oyambe mu kuziyiza okusansana okwegambo n’okwekyawa mu kitunddu kyo

Kebela n’abebyobulamu ku bikwata n’ebiragirwa ku bikolwa ebikoleddwa okwewala n’okussa ekomo ku ndabisibwa ya COVID -19 mu kitunddu .